Amawulire

Temuddamu kuzimba Nakivubo

Ali Mivule

September 17th, 2013

No comments

Nakivubo stadium

Ekitongole kya Kampala capital city authority kiyimiriza bunambiro okuzimba kwonna ku kisaawe kye Nakivubo.

Kcca egamba abali emabega w’omulimu ,baava dda  kupulaani  y’okuzimba ekisenge nga bwebakkiriziganya nga kati bali mu kuzimba midaala ekitali mu pulaani.

Omwogezi wa KCCA Peter Kawuju agamba nti bazze nga balabula kampuni eri emabega w’okuzimba kuno eya   Ham enterprises okugendera ku pulaani wabula nga balinga bafuyira endiga omulele.

Abaddukanya ekisaawe kye Nakivubo bawaayo plan y’okuzimba ekisenge ku kisaawe kino n’ekkirizibwa aba KCCA.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *