Amawulire

Taata n’omukayala abagambibwa okutta omwana babakutte

Taata n’omukayala abagambibwa okutta omwana babakutte

Ivan Ssenabulya

October 18th, 2019

No comments

Bya Damalie Mukhaye

Poliisi mu district ye Wakiso eriko abantu 2 begalidde ku byekuusa ku kutibwa komwana owemyaka 2 nekitundu Simbwa Patrick, gwebasuula mu kabuyonjo.

Omwana ono kigambibwa nti taata we yennyini yeyamutta, ngono makanika wamazzi.

Omwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano Patrick Onyango agambye nti omwana yamukuba ku simenti oluvanyuma omulambo nagusiba mu kaveera.

Omukwate taata womwana, agambye nti yakirzza aokutta aomwana we wamu ne mukyala we, nga kitegezeddwa nti ssi yabadde azaala omwana ono.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *