Amawulire

Taata bamulumirizza okusobya ku muwala we

Taata bamulumirizza okusobya ku muwala we

Ivan Ssenabulya

November 6th, 2019

No comments

Bya Abubaker Kirunda

Omusajja owemyaka 43 awonedde watono okutibwa abatuuze, ababadde bamulumiriza okusobya ku muwala we owemyaka 7.

Bino bibadde ku kyalo Nairika mu gombolola ye Bulongo mu district ye Luuka.

Ono nga mugoba wa boda boda ssentebbe wa LC3 Hussein Taitika, yamutasizza.

Agambye nti amwulire bwegabagudde mu matu, abatuuze nebamugwako ekiyifiyiifu okumukuba, era bwebamutasizza amangu ddala nebamuwaayo eri poliisi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *