Amawulire

Taata Asobezza Kawala ke, akemyaka Ebiri

Ivan Ssenabulya

August 11th, 2017

No comments

KIBUKU

Bya Abubaker Kirunda

Mu district ye Kibuku police ekutte taata owemyaka  27-lwabigambibwa nti yakutte muwala we owe’myaka 2 gyokka namusobyako.

Ayogerera police ye Bukedi Sowali Kamulya  agambye nt omusajja ono mulimi, e Tirinyi mu gombolola ye Tirinyi.

Police egamba nti omusajja ono ye nemuganzi we Halima Nabatanzi  bagenze okunywamu mu budde bwakawungezi, kyokka omusajja natoloka nadda ewaka okukakana ngasobeza ku kaana kano.

Kamulya akakasizza nti mu kaseera kano ono akwatiddwa, ngagenda kutwalibwa mu mbuga zamateeka.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *