Amawulire

Ssentebbe alabudde okwanika ba Kifeesi

Ssentebbe alabudde okwanika ba Kifeesi

Ivan Ssenabulya

September 5th, 2019

No comments

Bya Damalie Mukhaye

Ssentebe w’ekyalo Nsambya Avemaria mu divison ye Makindye, Bukenya Siraje aeweze okwanika amaka agavaamu ba Kifeesi abatigomya abatuuze.

Ono agambye nti obumenyi bw’amateeka bweyongede mu kitundu, ngaba Kifeesi bateega abantu mu budde bwokumakya, abagenda okukola nebabako ebyabwe.

Wabula agambye nti abetaba mu bikolwa ebyo, bamanyi amaka gebavaamu era bagenda kubanika.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *