Amawulire

Ssabassajja abakuutidde ku ttaka

Ali Mivule

May 2nd, 2013

No comments

Kabaka mutebi

Ssabassajja Kabaka aguddewo omwoleso gw’ettaka n’omulanga eri KCCA okutegaka obulungi ekibuga.

Ssabassajja Kabaka era asabye n’ekitongole kya NEMA okufuba okukwatagana nabali mu byettaka okutegeka eibuga ate ng’abantu bakuumue obutonde

Ssabassaja era ayagala ministry ekola ku byettaka okukolagana obulungi n’ekitongole kya Buganda eky’ettaka okulaba nti wabaawo enkulakulana

Omwoleso guno ogubadde e Bulange e Mengo nga gwakufundikirwa ku lunaku lwa ssande