Amawulire

Sipiika era bamutabukidde ku by’amawulire

Sipiika era bamutabukidde ku by’amawulire

Ali Mivule

September 20th, 2016

No comments

palamentiAbalwanirira eddembe lyabannamawulire basoomozeza ekya sipiika wa palamenti Rebecca Kadaga okukubisa bannamawulire ebirayiro nga tebanatandika kukwata mawulire mu palamenti.

 

Sipiika agamba bannamawulire ba palamenti bawandiika kalebule ku palamenti kale nga betaaga okukomebwako.

 

Kati omukwanaganya w’ekibiina kya Human Rights netwrk for journalists Robert Ssempala agamba kino kikyamu nga kisanye okusimbirwa ekkuuli.

 

Ssempala agamba bannamawuliore balina bakama baabwe gyebakolera era  ssi bakozi ba palamenti.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *