Amawulire

Sheikh afiridde mu kabenje

Sheikh afiridde mu kabenje

Ivan Ssenabulya

September 13th, 2019

No comments

Bya Malikh Fahad

Poliisi e Masaka etandise okukonyereza ku kabenje akafiriddemu, masheeka owerinnya mu kitundu kino.

Sheik Ssengendo Mustapha Twaibu atomeddwa emmotoka kika kya Toyota Pro-box namba UAS 574/M bwabadde avuga pikipiki ye namba UDH 483/N ngasala ekkubo.

Akabenje kano kagudde okumpi newoboleza emmotoka ku luguudo lwa Buddu Street mu munispaali ye Masaka.

Omugenzi era abadde musomesa ku ssomero lya Masaka Islamic Center P/S.

Omwogezi wa poliisi mu district ezobwagagavu bwe Masaka Paul Kangave akaksizza akabenje kano.

Agambye nti omuyiggo ku mugoba we mmotoka ekoze akabenje kano.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *