Amawulire

Ritah Aciro awangudde engule y’okulwanirira eddembe

Ritah Aciro awangudde engule y’okulwanirira eddembe

Ivan Ssenabulya

April 30th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga

Omulwanirizi we’ddembe lyabakyala, munna-Uganda Rita Aciro alangiriddwa ngomuwanguzi ku ngule yomulwanirizi we’ddembe eya EU Human Rights Defenders’ Award 2021.

Engule eno egabibwa buli mwaka, omukago gwa Bulaaya ne gwanga lya Norway eriabantu abakoze ebisukulumye, okulera eddembe lyobuntu.

Rita Aciro asimiddwa olwokukola ennyo okulwanirirra eddembe lyabawala nabakyala mungeri ezenjawulo.

Bwabadde ayogerera ku mukolo kwebamukwasirizza award eno, omubaka wa Germany mu Uganda Matthias Schauer agambye nti okulera eddembe lyobuntu ketaisa nnyo naddala eri abantu abatalina bwogerero.

Aciro akakiiko akatekebwawo okwekennenya abantu abenjawulo, ababadde bavuganya.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *