Amawulire

Pulezidenti Museveni asisinkanye Kyabazinga omuggya

Ali Mivule

August 28th, 2014

No comments

M7 meets Gabula

Pulezidenti Museveni asisinkanye Kyabazinga wa Busoga omuggya, William Nadiope Gabula  .

Amuyozayoozezza okutuuka ku buwanguzi n’okumusaba atwaale ekitundu kya Busoga mu maaso.

Gabula yalondeddwa ku bwa kyabazinga , abalangira 10 ku 11 abaatudde mu Lukiiko lwaabwe nga 23 omwezi guno.

Gavumenti erudde nga teraga weeri ku nsonga za Busoga bukyanga Henry Wako Muloki afa mu mwaka gwa 2008.

Omwogezi w’amaka g’omukulembeze w’eggwanga, Tamale Mirundi akakasizza nga Pulezidenti bweyayozayoozezza Gabula okulya obukulu

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *