Amawulire

Poliisi yalemereddwa okutuuka ku kizinga ekyakutte omuliro

Poliisi yalemereddwa okutuuka ku kizinga ekyakutte omuliro

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Poliisi eriko ekibinja kyabaddukirize, besindise ku kiznga kye Luwero ekyesudde okuva ku kiznga ekyawamu mu ditrict ye Buvuma okwetegereza embeera.

Eno wabaddeyo omuliro nabbambula, mu kiro bekikesezza olwaleero omfiridde abantu abaewerako batanaba kukaksibwa na muwendo.

Poliisi etegezezza nga bwetasbodde okutuuka ku kiznga kino mu budde, kubanga kiri wala nnyo.

Kati akulira poliisi eddukirira nokuzikiriza omuliro, Joseph Mugisa akakasizza nga bwebajja okutegeeza egwanga gyebujjako byebanaaba bazudde ku njega eno.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *