Amawulire

Poliisi yakakwata 3 ku by’obutemu bwa Nagiriinya

Poliisi yakakwata 3 ku by’obutemu bwa Nagiriinya

Ivan Ssenabulya

September 9th, 2019

No comments

Bya Ritah Kemigisa

Poliisi eriko abantu 3 bekutte nga bekuusa ku kuwambibwa nobutemu obwkaolebwa mu mukyala Maria Nagirinya nomudereva Ronald Kitayimbwa.

Bano poliisi egamba nti yeyambisizza ebifananyi ku camera zoku nguudo, okubakwata.

Bwabadde ayogera ne banamwulire ku kitebbe e Naguru, omwogezi wa poliisi mu gwanga Fred Enanga agamebye nti babakwatidde mu kikwekweto ekyawamu ekyakoleddwa ekitebbe kya CID e Natete.

Kati agembye nti bakyabkunywa okwongera okubajjamu obujulizi bwebetaaga.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *