Amawulire

Poliisi enunudde emmotoka ebadde ebbiddwa

Poliisi enunudde emmotoka ebadde ebbiddwa

Ivan Ssenabulya

November 1st, 2019

No comments

Bya Ritah Kemigisa

Poliisi yoku Kiira road eriko emmotoka kika kya RAV 4 gyenunudde ebadde ebbiddwa, okuva ku ssemaduuka ku Forest Mall akawungeezi akayise.

Omwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano Patrick Onyango, basudde emisanvu ku luguudo lwe Tula nga beyambisa camera zokunguudo.

Poliisi eriko gwekutte abadde mu bubbi buno, nga nokunonyereza kugenda mu maaso.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *