Amawulire

Poliisi ekyalemereddwa

Ali Mivule

October 22nd, 2013

No comments

Nambooze tough

Negyebuli kati poliisi tennafuna alipoota ku kiyinza kuba nga kyeekyavuddeko okufa kw’omukyala we mukono ayafiiridde mu sanya

Florence Nakamya yafiiridde mu mikono gya Dr Christopher Bingi eyamujje mu ddwaliro lya gavumenti n’amuzza mu lirye

Omubaka akiikirira abantu be Mukono Betty Nambooze agamba nti babasuubizza nga alipoota eno poliisi bw’egenda okugifuna olunaku lwaleero naye nga kino tekibaddewo.

Nambooze kyokka era azzeemu okusaba gavumenti okwongera ku nsimbi z’esindika mu malwaliro gaayo kubanga ebintu bingi ebikyuuse ng’ensimbi zino tezimala

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *