Amawulire

Poliisi ekutte eyatemyetemye mukazi we

Poliisi ekutte eyatemyetemye mukazi we

Ivan Ssenabulya

February 12th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Poliisi mu district ye Kapchorwa edaglidde omusajja wa myaka, 32 nga kigambibwa nti yakidde mukyala we namutema, ngamulumiriza obwenzi.

Juma Kadogo omutuuze we Mengo mu gombolola ye Kaserem, yagambibwa okutema mukyala we Carol Chemutai nemuleka ku mugo gwa ntaana.

Omwogezi wa poliisi mu bitundu bye Sipi, Rogers Taitika akaksizza bino, ngagambye nti okunoyerza kugenda mu maaso.

Omukyala yye kati ali mu ddwaliro e Kapchorwa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *