Amawulire

Poliisi ekutte abasubuzi 5 mu Kampala

Poliisi ekutte abasubuzi 5 mu Kampala

Ivan Ssenabulya

July 3rd, 2019

No comments

Bya Damalie Mukhaye

Poliisi mu Kampala ekutte abasubuzi 5, ababdde bolekera ku kitebbe kya KCCA okwemulugunya ku kasasairo.

Ekibinja kyabasubuzi abakolera mu bizimbe mu Kampala nga bakulembeddwamu ssentebe waabwe Godfrey Katongole, babadde beetadde mu ddene okugenda ku wofiisi za Lord Mayor, Elias Lukwago okwekubira enduulu, wabula poliisi tebganyizza.

Bano bagamba nti basasaula omusolo ateera nebabasasauza ne ssente zakasasiro.

Bategezezza ng’mukulembeze we gwanga bweyalagira, tni tebaddamau kubasasauza ssente za kasasiro, naye aba KCCA bakyakikola.

Eno omusasi waffe Damalie Mukhaye abaddeyo, yayogeddeko nabo nga basimbula, bwebabadde tebanakwatibwa poliisi.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *