Amawulire
Poliisi ekubaganye empawa n’amagye kuba LDU
Bya Ivan Ssenabulya
Poliisi ekubaganye empawa nabakulu mu magye, ku mirmu gyaba LDU.
Bino webijidde angabntu bangi belugunya nti aba LDU abkola potolo mu budde bwekiro, babakwata nebabajjamu ssente.
Omukwanagannya wa poliisi nomuntu wbaulijjo wlai e Mukono John Moses Mugwe aobuzibu abutadde kuba LDU okukolanga bokka, awatali poliisi.
Wabula amyuka akulira aba LDU e Mukono Lt. Henry Mukasa agambye nti ebifo ebimu nga Njogezi, Nakabago newbiralala bakola na bamagye kubanga byabulabe, nayenga ssi kuzimuula poliisi.