Amawulire

Paaka empya ssiyakuggwa kati

Ali Mivule

July 17th, 2013

No comments

new taxi park

Okuddabiriza paaka empya kwakutwala ekiseera kiwanvu ko okusinga nga bwekyaali kisubirwa.

Paaka eno yalina okugulwawo omweezi guno wabula nsalasale ayongezeddwayo okutuusa omwezi gw’ekumi.

 

Akulira ekibuga Jeniffer Musisi agamba bongzayo  olw’okukyuusa pulaani ya paaka eno ,nga  kati yakutekebwako emyaliriro egy’enjawulo okusuubirwa okubeera zi banka, plice nebirala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *