Amawulire

Ow’emyaka 42 asobezza ku muwala we

Ow’emyaka 42 asobezza ku muwala we

Ivan Ssenabulya

October 30th, 2019

No comments

Bya Abubaker Kirunda

Poliisi mu district ye Bugweri eriko omusajja owemyaka 42 gwegalidde nga kigambibwa nti yasobezza ku mwana wa muganda we.

Omukwate mutuuze ku kyalo Nakibembe mu gombolola ye Ibulanku, nga kigambibwa nti teyakoma awo yatikka ne kawale ke kano akemyaka 13 olubuto.

Omuddumizi wa poliisi e Bugweri John Nkundizana akakasizza okukwatibwa kwomusajja ono.

Kati agambye nti bagenda kumuggulako omusango gwokusinga omukwano nomwana we.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *