Amawulire

Owemyaka 17 bamufumise ebiso ebimusse

Owemyaka 17 bamufumise ebiso ebimusse

Ivan Ssenabulya

March 14th, 2019

No comments

Bya Abubaker Kirunda

Poliisi mu Town Council ye Buwenge ebakanye nomuyiggo ku batemu abase omuvubuka owemyaka 17.

Omugenzi ye Akram Nsereko ngabadde mutuuze ku kyalo Kabi e Buwenge mu district ye Jinja.

Ssentebbe we kyalo Muzamil Nabihamba, agambye nti omugenzi ababdde muyizi ku ssomero lya Buwenge Seed senior secondary school.

Ono omulambo gwe baagusanze wabweru wakazigo mwabadde asula, nga baamufumise ebiso.

Poliisi egamba nti okunonyererza kugenda amu maaso.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *