Amawulire

Omwana eyabula azuuse

Ali Mivule

February 27th, 2013

No comments

baby stealer

Omukyala eyakwatiddwa olunaku lwajjo n’omwana omubbe bamusanze n’omulala era nga naye ssi wuwe

 

Sofa Namukose owe Najjanankumbi omwana ow’okubiri gw’abadde naye yamubba wa wiiki 2 kyokka nga kati wa myaka munaana

 

Omukazi ono olumukunyizza n’abatwala awali maama w’omwana ono gweyabba emyaka emabega ng’ono ye Marian Kyowa

DPC we Katwe, Patrick Ismat agambye nti basazeewo okunonyereza ku mwana ow’emyaka 8 oluvanyuma lw’okwekebejja omubbi w’abaana ono nga tazalangako.

Omukyala ono akyakuumirwa ku poliisi ye katwe