Amawulire

Omwana afiridde mu kabuyonjo

Omwana afiridde mu kabuyonjo

Ivan Ssenabulya

October 30th, 2019

No comments

Bya Abubaker Kirunda

Omwana omulenzi owemyaka 3 agudde mu kabuyonjo nafirawo.

Enjega eno ebadde ku kyalo Baitambogwe mu ditrict ye Mayuge.

Ssentebbe we kyalo Sulaiman Wandera agambye nti omugenzi ye Patrick Kaziba, ngabadde yajja ne maama we okukyalira jajja we mu kitundu kino.

Poliisi enyuluddeyo omulambo guno negutwalibw amu gwanika okwongera okwekebejebwa.

Wano alabudde abatuuze ku kulekanga zzi kabuyonjo anga tezibikiddwako, nga nezimu teziriiko nzigi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *