Amawulire

Omwana afiiridde mu tanka y’amazzi

Ali Mivule

April 17th, 2013

No comments

water tank

Omwana ow’emyaka omunaana agudde mu tanka n’afiiramu.

 

John Luyimba abadde muyizi ku ssomero lya Lwankoni primary school  e Rakai.

 

Omwana ono ssenga we abadde mutumye kukima mazzi bw’abadde yakadda ku ssomero ku ssaawa munaana ez’emisana

 

Omwana ono asoose n’aleeta ekidomola ekisoose kyokka ng’ekyokubiri tasobodde kukireeta era ssenga we abadde ayoza engoye bamukimye lubaluba ng’omwana afudde

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *