Amawulire

Omuzungu yetidde ku Sheraton

Ali Mivule

August 6th, 2013

No comments

Man kills self

Poliisi etandise okunonyereza ku muzungu enzaalwa ye Spain agambibwa okuba nga yesse

Florensa Detran yabuuse okuva ku mwaliro gwe 12 ogwa wooteri ya Sheraton n’afiirawo.

Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano, Ibin Senkumi agamba nti bakwataganye n’ekitebe kya Spain kuno okufuna ebisingawo n’okumanya kiki ekyaviiriddeko omusajja ono okwetta

Ssenkumbi agamba nti ekyasse omugenzi tekinnategerekeka yadde nga ebyakafunikawo biraga nti yandiba nga yesse

Omulambo gw’omugenzi gukyaali mu ddwaliro e Mulago nga gwekebejjebwa

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *