Amawulire

Omuzira gusanyizaawo emisiri gy’emmere

Omuzira gusanyizaawo emisiri gy’emmere

Ivan Ssenabulya

August 25th, 2019

No comments

Bya George Muron, Abalimi ku kyalo Merok mu gombolola ye Katine mu disitulikiti ye Soroti district,gebakaaba gebakomba oluvanyuma lwa nnamutikwa wenkuba eyabademu omuzira okusanyawo ebirime byabwe.

Enkuba eno eyafudembye okumala essaawanga 2 yasanyizawo yiika ezisoba mu 900 ezebirime bya bantu ku byalo 6.

Sentebe wa LC 2 Charles Elocu,e Merok atubulidde nti amayumba ga bantu agasoba mu 500 ne yiika z’ebirime ezisoba mu 400  byasanyewo.

Ono mungeriyemu ategezeza nti ku byalo 4 okuli Apuuton, Ojwiny, Dokolo and Orecoi amayumba agasoba mu 200 gateredwa ku ddimwa

Elocu asbye gavumenti ebadukirire n’ensigo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *