Amawulire

Omuzimbi afiridde mu kinnya

Omuzimbi afiridde mu kinnya

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Ddandira mu munisipaali ye Mukono, omuzimbi bwagudde mu kinya kyamayinja nafa.

Omugenzi ategerekeseko lya Sekito wnga kigambibwa nti abadde yava mu district Kayunga, ngabadde akola mu kifo webasima nayikondo.

Kansala w’ekitundu kino Dan Kunobwa Kiyega agambye nti ekifo kino kyabulabe nnyo, kubanga mulimu nebidiba byamazzi, ebiwanvu fuuti nga 30.

Poliisi ye Mukono ejjeeyo omulambo negutwalibwa mu gwanika e Kawolo okwongera okwekebejebwa, wabula abatuuze baliko byebatunyonyodde.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *