Amawulire

Omuyizi we Makerere afiridde mu kidiba

Omuyizi we Makerere afiridde mu kidiba

Ivan Ssenabulya

October 14th, 2019

No comments

Bya Ritah Kemigisa

Entiisa ebutikidde abe Makerere, omuyizi bwafiridde mu kidiba ekiwugirwamu.

Omumyuka wa ssenkulu ku ttendekero lino Prof Barnabas Nawangwe akaksizza okufa kwa James Uwimpuhwe, abadde asoma ebya Arts mu mwkaa gwe ogwokubiri.

Nawangwe bino abiyisizza ku mukute gwe twitter, ngagambye nti omugenzi yabadde agezaako okubbira awugire wansi mu mazzi wabula nalemrere aokusinziira ku baddukanya ekifo omwana ono weyafiriidde.

Kati agambye nti bagezezaako okumutaasa okumuddusa mu ddwaliro wabula teyatuusa nafiira mu kkubo.

Abaayizi okufiira mu bidiba kigenze kyeyongera, nga n’omwezi guno era waliwo omuyizi wa UCU eyakafiira mu kidiba wali e Mukono.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *