Amawulire

Omuwendo gw’abawala abava mu masomero gweyondde mu busoga

Omuwendo gw’abawala abava mu masomero gweyondde mu busoga

Ivan Ssenabulya

September 28th, 2019

No comments

Bya Prossy Kisakye, Omuwendo gw’abaana abawala abawanduka mu ssomero mu bitundu bye Busoga gweyongedde nga kino kitadde abakulembera amasomero ku bunkenke.

Mugabi Fred omukulu w’essomero lya Bunya ss Mayuge disitulikiti agamba nti omuwendo gwa baana abawala abawanduka mu masomero okweyongera kiva ku bwetaavu bwe balina ate nga tebasobola ku bwemalira omuli ebikozesebwa nga balabye omwezi n’ebirala .

Ono agamba nti abavuzi ba boda boda bakutte ekifo kya ku mwanjo mu ky’okufunyisa abawala embutto ne babafiiriza emisomo gyabwe.

Mugabi asabye palamenti eyisse ekibonerezo ekyo kulaawa abasajja abawasa abaana abatanetuuka.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *