Amawulire

Omuwendo gw’abalwadde ba covid mu Uganda gutuuse ku bantu 870

Omuwendo gw’abalwadde ba covid mu Uganda gutuuse ku bantu 870

Ivan Ssenabulya

June 29th, 2020

No comments

Bya Shamimu Nateebwa, Minisitule evunanyizibwa ku by’obulamu mu ggwanga erangiridde abantu abalala 11 okuba ne kirwadde ki covid-19

Bano bebamu ku sampo za bantu 2,300 ezekejebwa olunaku lweggulo kati omuwendo gwabalina ne kirwadde mu Uganda gutuuse ku bantu samples 870.

Akulira ebyobujanjabi mu minisitule eno Dr Henry Mwebesa,  agambye nti 4 ku balwadde bavudde mu sampo 1,700 ezagibwa mu bitundu ebyokunsalo ate 7 bannauganda abaaliko na bagoba be bimotoka ebinene