Amawulire

Omusuubuzi attiddwa mu bukambwe

Omusuubuzi attiddwa mu bukambwe

Ivan Ssenabulya

August 24th, 2019

No comments

Bya prossy Kisakye, Poliisi mu disitulikiti y’e Rubanda etandise okunonyereza kunfa y’omusuubuzi ow’emyaka 55

Omwogezi wa poliisi mu bitundu by’eKigezi Elly Maate agamba nti omugenzi ye Samuel Twinomujuni, omutuuze w’eKibungo mu Rubanda .

Twinomujuni abatemu bamuteeze kuliraana makage ne bamukuba ebyasi ebyamuttiddewo.

Kigambibwa nti yabadde ava kola mu kabuga ke Kaara bweyabadde adda eka webamukubidde amasisi naafa.

Maate agamba nti omugenzi bamusanze mu kitaba ky’omusaayi omulambo gwe ne bagutwala mu ddwaliro nga nokunonyereza ku kyagenda mu maaso.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *