Amawulire

Omusirikale wa poliisi bamusse

Omusirikale wa poliisi bamusse

Ivan Ssenabulya

May 16th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Entiisa ebutikidde abasirikale ba poliisi e Kapchorwa bwe bagudde ku mulambo gwa munaabwe, nga mufu wansi w’olwazi.

Contable Wolimbwa Joseph yakoze kiro wabula bwe bukedde naddayo ewuwe oluvanyuma basanze omulambo gwe wansi w’olwazi nga guliko n’ebiwundu.

Omwogezi wa poliisi mu bitundu bye Sipi Rogers Taitika akakasizza bino, ng’agambye nti batandise okunonyereza.

Agambye nti batebereeza nti waliwo abamuteeze ne bamutta.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *