Amawulire

Omusamize akwatiddwa

Ali Mivule

April 2nd, 2013

No comments

withcraft

Police e mubende ekutte sentebe w’abasamize lwa bubbi.

Ssenganga Mpungu  abanji gwebamanyi nga  Jjaja Mpunguteryabire  yakwaatiddwa oluvanyuma lw’embwa ya police enkonzi yolusu okutuusa abasirikale ba police mu makage  ku kyaalo  Katogo nebasangayo ebintu ebibbe .

 

Okumukwaata, police ebadde ekola ebikweekweto oluvanyuma lwababbi abamenye amayumba gaabatuuze mu kiro ekyakeesezza  easter Monday  nebabababba obutabalekera kantu

 

Aduumira police ye mubenda  Enock Abaine, akakasizza okukwaatibwa kwomusawo ono wabula natabaako kyayongerako nti okunoonyereza kukyagenda maaso.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *