Amawulire

Omusajja awerenemba nagwa kusiiga Muwala siriimu

Omusajja awerenemba nagwa kusiiga Muwala siriimu

Ivan Ssenabulya

February 6th, 2021

No comments

Bya Ruth Anderah,

Omusajja ow’emyaka 24 awereddwa ekibonerezo kyakukola bulungi bwansi ku police ye Kawempe lwakusalimbira mu maaso gamune.

Kiggundu Robert asimbiddwa mu kkooti ya city hall mu maaso g’omulamuzi we ddaala erisooka Valerian Tuhimbise amusomedde omusango nagukkiriza.

Wabula omulamuzi amulagidde akole bulungi bwansi essawa satu olunaku,  ennaku Nya mu wiiki okumala omwezi mulamba era nti bwanaaba alemereddwa wakudamu okukwatiibwa awerwe ekibonerezo kyakukola obusibe.

Kigambibwa nga  December 22nd 2020 e kyebando wano mu Kampala,  avunanwa yaggula geti ya Nathan Nsubuga nayingira n’ekigendererwa eky’okumunyiiza.

Kkooti ekitegedeko nti Kiggundu bweyanyingira amaka gamune yategeeza nti waliiwo eyali amutumye emmotoka ya pick up, wabula bwebagenda mu maaso okumusoya ebibuzo natamwatamwa ekyavirako okukwatibwa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *