Amawulire

Omusajja attiddwa nga balwanira omukazi

Omusajja attiddwa nga balwanira omukazi

Ivan Ssenabulya

October 28th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya, Poliisi mu disitulikiti y’e Rukungiriis etandise okunonyereza kunfa y’omusajja ategerekese nga James Rwitamanzi owemyaka 38 agambibwa okuba nti yattiddwa mu kulwanagana olwomukazi

Omugenzi abadde mutuuze we Bikunyuin mugombolola ye Ruhinda nga kigambibwa nti yattiddwa William Owakubriho owemyaka 41.

Omwogezi wa poliisi e Kigezi  Elly Matte, atubulidde nti omugenzi neyamusse babadde baganza omukazi omu ategerekese Consolata Owomugisha owemyaka 35.

Matte agamba nti  Rwitamanziyabadde akyalideko omugenzi gyasula kwekusangayo musajja munne ne beegwa mu malaka

Owakubariho nomukazi kannaluzala bombi poliisi ebakute.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *