Amawulire

Omulambo ku palamenti

Ali Mivule

April 16th, 2013

No comments

Malinga 2

Omulambo gw’abadde minister akola ku bigw abitalaze, Stephen Malinga gutuusiddwa ku lukiiko olukulu olw’eggwanga

 

Guno gukwasiddwa amyuka spiika Jacob Olanya ne minister w’ebyokwerinda, Dr Crispus Kiyonga.

Abantu abatali bamu okuli abakungu mu gavumenti, n’abalala omuli n’bantu ba bulijjo beebasuubirwa okukuba eriiso evvanyuma ku mugenzi

 

Ababaka olwaleero lwebagenda okusiima emilimu omugenzi gy’akoledde eggwanga

 

Malinga wakuziikibwa mu maka ge e Butebo Pallisa ku lunaku lw’okuna

Ono nno y’abadde akiikirira abantu be Butebo mu palamenti okumala emyaka 17.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *