Amawulire

Omukuumi attiddwa

Omukuumi attiddwa

Ali Mivule

November 12th, 2015

No comments

File Photo: Onyango nga yogeera

File Photo: Onyango nga yogeera

Poliisi mu Kampala ekutte omukuumi lwakutta mugoba wa bodaboda.

Omukuumi ono akola ne kkampuni ya Ultimate Security.

Bino bibadde Najjanankumbi nga kiddiridde owa boda ono okukoona owa Taxi era mu kudduka omukuumi n’akuba Fred Kalule amasasi agamusse

Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiraano Patrick Onyango agambye nti Daruis Ayesiga abadde akuuma ku ofiisi w’amazzi e Najjanankumbi nga gy’avudde okutta omukuumi.

Agenda kuggulwaako misango gya ttemu.