Amawulire

Omukulu we ssomero mufu

Omukulu we ssomero mufu

Ivan Ssenabulya

July 18th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Poliisi e Rukungiri enonyereza ku nfa yomusajj owemyaka 47 abadde omukulu we ssomero lya Muhororo High School e Kyabugashe.

Kahambisa Kamu asangiddwa mu buliri nga mufu ngalina nebiwundu ebyamanayi ku mubiri, songa mukyala we tabadeewo nga kigambibwa yajja eno Kampala okusubuula.

Bino bibadde ku kyalo Butagasi mu munispaali ye Rukungiri.

Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya Kigezi Eli Matte ategezezza nga bwebatuuse mu maka gomusajja ono nebatwala ampo zomusaayi, okutandikirako mu kunonyereza.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *