Amawulire

Omukazi eyabbey enkokobamutanzizza emitwalo 30

Ivan Ssenabulya

July 10th, 2019

No comments

Bya Abubaker Kirunda

Kooti yekyalo eriko omukazi gwebatanzizza emitwalo 30 mu district ye Buyende lwakubbanga nkoko.

Annet Namande omutuuze ku kyalo Izungwe mu gombolola ye Nkondo e Buyende, asosse kusingisbwa omusango gwokubba enkoko ku Sarah Mirembe era omutuuze mu kitundu kyekimu.

Izungwe Ali Kasajja nowa Karogoyi Goerge Okello balamudde nti ono awe engasi eno.

Bagambye nti osanga kinamuberere kyokuyiga obutaddamu kubba.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *