Amawulire

Omukazi afiiridde mu nyumba

Omukazi afiiridde mu nyumba

Ivan Ssenabulya

September 14th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya, Abatuuze be lowanabuti mu minicipaali ye mukono bagudde ekyekango bwebagudde ku mulambo gwomukyala agmbibwa okuba nti ono yafiiridde mu nyumba mu kiro ekikeseza olwaleero.

Omugenzi ye Gorret Nabukenya nga aweza egyobukulu 27.

okusinzira ku batuuze Kigambibwa nti ono abadde ne kirwadde kye Nsimbu ate nga yasuze yeka.

Poliisi okuva e wantoni etuuse ne gyawo omulambo ne gutwala mu ddwaliro okwekebejebwa nga nokunonyereza bwekugenda mu maaso.

 

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *