Amawulire

Omufere akwatiddwa

Ali Mivule

November 4th, 2013

No comments

ssenkumbi

Poliisi ekutte omusajja abadde afera abagula ettaka.

Ono aliko gweyabbyeeko obukadde 110 nga yefuula nnanyini ttaka.

Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano Ibin Ssenkumbi agamba nti  Moses Lule wakuvunaanibwa gwa kukozesa lukujjukukku okunyaga abantu.

Mu ngeri yeemu era poliisi etandise okuwandiisa taxi okumalawo obubbi bw’omu taxi obweyongedde

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *