Amawulire

Omubaka we’Lugazi omulonde awakanyizza eby’okwewola okuzaawo ebibira

Omubaka we’Lugazi omulonde awakanyizza eby’okwewola okuzaawo ebibira

Ivan Ssenabulya

April 27th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Omubaka wa munisipaali ye Lugazi omulonde Stephen Sserubula Kinaalwa avuddeyo okwemulugunya ku ntekateeka ya gavumenti okwewaola okusobola okuzaawo ebibira mu gwanga

Minisita avunayizbwa ku kutegekera egwanga David Bahati wiiki ewedde yatekayo okusba eri palamenti bewole obuwumbi 286, okusobola okuzaawo ebibira ebisanyiziddwawo.

Wabula Sserubula agambye nti okwewola tekwetagisa, naye amaanyi getaaga okutreeka mu ntekateeka zokukunga abantu, bajumbire okusimba emiti.

Munispaali ye Lugazi mwemusangibwa Mabira.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *