Amawulire

Omubaka Kyagulanyi bamutadde mu basinga obugezi

Omubaka Kyagulanyi bamutadde mu basinga obugezi

Ivan Ssenabulya

January 10th, 2019

No comments

Bya Sam Ssebuliba

Aba United States Foreign Policy magazine batadde oubaka wa Kyadondo East, mu palamenti Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi Wine mu abantu 100 ku mutender ogwensi yonna, aboogi era abalowooza ennyo mu 2018.

Bobi Wine muno alimu nabantu ngakulira International Monetary Fund Christine Lagarde Ssabaminista we gwanga lya New Zealand Jacinda Ardern.

Omubaka Kyagulanyi ettumu lye ligenze likula, ku mutendera ogwensi yonna okuva lweyesogga ebyobudfuzi.

Magazine eno eyogedde ku Bobi Wine nga munna-Uganda omuyimbi, eyakulira mu bwavu era mu migotteko, wabula omugezi ennyo.

Bino webijidde nga Kyagulanyi era yalangiriddwa ngomuntu wabantu, asinze mu Africa mu mwaka oguwedde.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *