Amawulire

Omubaka acoomedde abalokole.

Ivan Ssenabulya

January 12th, 2018

No comments

Bya Ivan ssenabulya.

Omubaka wa Mukono South mu palamenti,  Johnson Muyanja Ssenyonga avumiridde abasumba abasiiba mu masinziizo nga basaba nebatabaako mulimu gwebakola oguvaamu ensimbi.

Muyanja bino abyogeredde mu nsisinkano gyabademu n’abasumba b’abalokole ebegattira mu kibiina kyabwe ekya  Love, Peace and Unity Pastor’s Forum

Muyanja agamba nti bangi banoonya Mukama nebamala obudde bungi, nebalemwa nokukola, kyagamba ngi kikyamu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *