Amawulire

Oluguudo lwe Jinja lulemesa abantu okwegadanga

Oluguudo lwe Jinja lulemesa abantu okwegadanga

Ivan Ssenabulya

September 20th, 2019

No comments

Bya Kyeyune Moses

Ababaka ba palamenti bafunye ebibbo byensko, bwebabadde bateesa kungeri gavumenti gyeruddewo okuzimba oluguudo lwa Kampala-Jinja express highway, olugenda okuwementa obwesedde 3 nobuwumbi 600.

Eno omubaka wa West Budama Jacob Oboth, nga yoomu ku bakozesa oluguudo lwa Jinja Road, agambye nti kati okukozesa oluguudo luno, yafuuka emu ku nkola eya kizaala ggumba, olwakalaippagano gebidduka nobudde abantu bwebamala mu kkubo.

Akaladde anategeeza nti abantu abakolera mu Kampala, nga babeera mu bitundu bye Bweyogerere okutuuka e Mukono aebyomukwano gwomukisenga babivaako dda, kubanga olina okukeera ate noddayo kikerezi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *