Amawulire

Okuwandiisa piki

Ali Mivule

September 10th, 2013

No comments

registration of bodaboda

Okuwandiisa abagoba ba pikipiki kugenze mu maaso n’olunaku lwaleero.

Ku kitebe kya KCCA ku cityhall, kkampuni eziwera zeeziwandiisizza pik.i

Omu ku bawandiisa, Tony Bagala agamba nti babadde bakawandiisaako abantu 100 okuva lwebwakedde era nga basnayufu nti bitabudde bulungi.

Ono agamba nti bannanyini kkampuni beebawandisizza piki kko n’aba bodaboda abatono ddala.

Yoomu ku bawandiisizza piki,  Farook Sekandi agambye nti talabawo kimugaana kwewandiisa nga y’ensonga lwaki yakedde okutuukiriza ekyabasabiddwa KCCA.