Amawulire

Okulonda kwe Busia kwengedde.

Okulonda kwe Busia kwengedde.

Ivan Ssenabulya

October 11th, 2018

No comments

Bya Ben jumbe.

Akakiiko akakola ku by’okulonda kyadaaki kalangiridde olunaku abantu be Busia kwebagenda okulondera ssente bwa district eno omujja.

Kinajukirwa nti ekifo kino kyasigala nga kikalu oluvanyuma lwa kooti okusazaamu eyali ssentbe wa district eno eyalondebwa mu 2016,

Bwabadde atutegeeza entegeka egenda okugobeerwa, ssentebe w’akakiiko kano Justice Simon Byabakama agambye nti okulonda kwa ssentebe kko n’obukiiko obwawansi kwakubaawo nga 28th November 2018.

Ono agambye nti okulonda kwonna kwakumalawo obuwumbi 794.