Amawulire

Odinga gumumezza, Uhuru ye Mukulembeze

Ali Mivule

March 30th, 2013

No comments

 

Kenyatta

Kooti mu ggwnaga lya Kenya ekakasizza Uhuru Kenyatta ku bukulembeze bw’eggwnaga lya Kenya

 

Abalamuzi omukaaga abatuula ku kooti ey’okuntikko mu ggwanga lino bagaanye eky’okuddamu okubala obululu oba okubugatta nga Raila Odinga bweyali asabye.

Eky’okusasula Odinga olw’ensimbi z’atadde mu kuwaaba nakyo kigaaniddwa

Ebisingawo mu mawulire gaffe ku 90.4  Dembe FM

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *