Amawulire

Obwavu, Katikkiro atongozezza akakiiko

Ali Mivule

October 21st, 2013

No comments

Katikkiro news

Gavumenti ya ssabassajja kabaka e mengo ezze na nkuba mpya ng’ekigendererwa kati kyakulaba nti buli muntu afuna enkumi ssaatu olunaku.

Okutuukiriza kino gavumenti eno egenda kuyita mu kibiina kya BUCADEF nga kino omulimu gwaakyo kutumbula Buganda

Omulaka gussiddwa ku balimi nga wakiri buli maka galina okwewa ekigezo ekitunda ebyamaguzi ebinavaamue nkumi ssatu

Ekigendereddwa mu kino kujja bantu mu bwavu

Omusasi waffe Herbert zziwa ali Mengo, kamala byonna wa Buganda Charles Peter gy’asinzidde okutongoza olukiiko lwa Bucadef olujja