Amawulire

Obwavu bweyongedde mu bantu

Obwavu bweyongedde mu bantu

Ivan Ssenabulya

August 27th, 2019

No comments

Bya Tom Angurin

Alipoota empya eyavudde mu kunonyereza okwakoleddwa aba civil society budget advocacy group eraze ng’obwavu bwebweyongedde mu gwanga.

Ebibalo biraze nti obwavu bulinnye okuva ku 19.7% nga bwegwali mu 2013/14 okudda ku 21.4% mu 2016/17.

Abantu obukadde 10 n’emitwalo 10 bebawangliira mu bwavu obusukiridde, atenga bagamba nti nentekateeka za gavumenti okulwanyisa obwavu teziyambye bantu kimala.

Ssenkulu wa CSBAG Julius Mukunda agambye nti ekimu ku bikumidde abantu mu bwavu lye bbulya ly’emirmu kubanga tebakola.

Kati bakubidde gavumenti omulanga okukola ku ntekateeka eyamangu okulwanyisa obwavu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *