Amawulire

Obuzibu tteeka-Nambooze

Ali Mivule

August 20th, 2013

No comments

Nambooze

Obuzibu bwonna obuli mu KCCa buva ku tteeka

Eno y’endowooza y’omubaka we Mukono Betty Nambooze agamba nti bafunye okwemulugunya okuwerako ku tteeka lino eririmu ebirumira.

Nambooze agambye nti mukyala Musisi etteeka erisoma alizza wuwe olwo loodimeeya n’alabika ng’omukyaamu

N’omubaka owa masekkati ga kampala Mohammed Nsereko abadde alina okulabikako mu kakiiko kano kyokka nga tekisobose olw’emisangoe mirala gy’abadde nagyo mu kooti

Akakiiko kafundikidde okuwulira obujulizi nga kati kakukola alipoota mu nnaku 45 efulumizibwe

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *